Psalms 147:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ensalo zo yaziwa eddembe, n'akukkusa n'eŋŋano esinga obulungi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Aleeta emirembe ku nsalo zo; n’akukkusa eŋŋaano esinga obulungi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Aleeta emirembe mu nsalo zo; Akukkusa eŋŋaano esinga obulungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Aleeta emirembe ku nsalo zo, akukkusa eŋŋaano ekira obulungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Aleeta emirembe mu nsalo zo; Akujjuza obugimu obw'eŋŋaano.