Psalms 147:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akasuka amayinja ge ag'omuzira ng'obukunkumuka; ani asobola okugumira obutiti bwe?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuzira agukanyuga ng’obuyinjayinja; bw’aleeta obutiti ani ayinza okubusobola?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuzira agukanyuga ng'obuyinjayinja; Ani ayinza okuyimirira awali empewo ze?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Aweereza amayinja g'omuzira ng'obukunkumuka. Ani ayinza okugumira obutiti bwe?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Aweereza amazzi ge agakutte ng'obukunkumuka: Ani ayinza okuyimirira awali empewo ze?