Psalms 147:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Asindika ekigambo kye ne bisaanuuka, afuuwa empewo ye amazzi ne gakulukuta.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama aweereza ekigambo kye, omuzira ne gusaanuuka; n’akunsa empewo, amazzi ne gakulukuta.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Atuma ekigambo kye, n'abisaanuusa; Akunsa empewo ze, amazzi ne gakulukuta.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ate bw'alagira n'abisaanuusa. Akunsa embuyaga, amazzi ne gakulukuta.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Atuma ekigambo kye, n'abisaanuusa: Akunsa empewo ze, amazzi ne gakulukuta.