Psalms 147:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yabuulira Yakobo ekigambo kye, ne Yisirayeli, amateeka n'ebiragiro bye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yategeeza Yakobo ekigambo kye; Isirayiri n’amanya amateeka ga Mukama n’ebiragiro bye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Alaga Yakobo ekigambo kye, Amateeka ge n'emisango gye eri Isiraeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekigambo kye akibuulira aba Yakobo, amateeka n'ebiragiro bye abimanyisa Abayisirayeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Alaga Yakobo ekigambo kye, Amateeka ge n'emisango gye eri Isiraeri.