Psalms 147:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama azimba buggya Yeruzaalemu; akuŋŋaanya abasaasaanye ba Yisirayeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama azimba Yerusaalemi; era akuŋŋaanya Abayisirayiri abaali mu buwaŋŋanguse.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama azimbira ddala Yerusaalemi; Akuŋŋaanya wamu abawaŋŋangusibwa aba Isiraeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama addamu okuzimba Yerusaalemu, akuŋŋaanya Abayisirayeli abaasaasaana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama azimbira ddala Yerusaalemi; Akuŋŋaanya wamu abagobebwa ab'omu Isiraeri.