Psalms 147:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mpaawo ggwanga ddala lyonna lye yakolera atyo; ebiragiro bye teyabibamanyisa. Alleluuya!
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tewali ggwanga na limu lye yali akolaganye nalyo bw’atyo; amawanga amalala tegamanyi mateeka ge. Mutendereze Mukama!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Takolanga bw'atyo ggwanga lyonna; N'emisango gye tebagimanyanga. Mutendereze Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekyo takikoleranga mawanga malala, tagamanyisanga biragiro bye. Mutendereze Mukama!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Takolanga bw'atyo ggwanga lyonna: N'emisango gye tebagimanyanga. Mumutendereze Mukama.