Psalms 147:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awonya abamenyese omutima, n'asiba ebiwundu byabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Azzaamu amaanyi abo abalina emitima egimenyese, era ajjanjaba ebiwundu byabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awonya abalina emitima egimenyese, Era asiba ebiwundu byabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awonya ab'emitima egimenyese, era asiba ebiwundu byabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awonya abalina emitima egimenyese, Era asiba ebiwundu byabwe.