Psalms 147:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mukama waffe mukulu, wa maanyi, wa buyinza; okutegeera kwe tekuliiko kigero.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama waffe mukulu era wa kitiibwa; amaanyi g’obuyinza bwe tegatendeka, n’okutegeera kwe tekuliiko kkomo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama waffe mukulu, era obuyinza bwe bwa maanyi; Okutegeera kwe tekulowoozekeka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama waffe mukulu era wa buyinza, n'amagezi ge tegaliiko kkomo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama waffe mukulu, era obuyinza bwe bwa maanyi; Okutegeera kwe tekulowoozekeka.