Psalms 147:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awa ebisolo emmere yaabyo, n'obwana bwa nnamuŋŋoona bwe buleekaana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ente aziwa emmere, ne bannamuŋŋoona abato abakaaba abaliisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awa ensolo emmere yaazo, Ne bannamuŋŋoona abato abakaaba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awa ebisolo emmere yaabyo, ne binnamuŋŋoona ebito ebikaaba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awa ensolo emmere yaazo, Ne bannamuŋŋoona abato abakaaba.