Psalms 148:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yasitusiza abantu be amaanyi, ettendo ly'abatuukirivu be bonna, ly'Abayisirayeli, abantu abamuli ku lusegere. Alleluuya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu be abawadde amaanyi, era agulumizizza abatukuvu be, be bantu be Isirayiri abakolagana naye. Mutendereze Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era agulumizizza ejjembe ery'abantu be, Ettendo ery'abatukuvu be bonna; Be baana ba Isiraeri, abantu abamuli okumpi. Mutendereze Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eggwanga lye yalifuula lya maanyi abantu be bonna kyebava bamutendereza, be Bayisirayeli, abamuli okumpi. Mutendereze Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era agulumizizza ejjembe ery'abantu be, Ettendo eryabatukuvu be bonna; Be baana ba Isiraeri, abantu abamuli okumpi: Mumutendereze Mukama.