Psalms 148:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bitende erinnya ly'Omukama, kubanga ye yalagira ne bitondebwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Leka byonna bitendereze erinnya lya Mukama! Kubanga ye yalagira, ne bitondebwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bitendereze erinnya lya Mukama; Kubanga yalagira, ne bitondebwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Byonna bitendereze erinnya lya Mukama, kubanga yalagira ne bikolebwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bitendereze erinnya lya Mukama: Kubanga yalagira, ne bitondebwa.