Psalms 148:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mutende Omukama nga muyima ku nsi, ssessota w'omu nnyanja naawe eddubi wenna,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mumutendereze nga musinziira ku nsi, mmwe balukwata n’ebifo byonna eby’omu buziba bw’ennyanja,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mutendereze Mukama, mmwe abali mu nsi, Mmwe balukwata, n'ebifo byonna eby'obuziba;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mmwe abali ku nsi mutendereze Mukama. Mmwe ebikulejje eby'omu nnyanja, nammwe ebifo eby'eddubi mu gayanja,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mumutendereze Mukama, mmwe abali mu nsi, Mmwe balukwata, n'ebifo byonna eby'obuziba: