Psalms 148:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ensozi n'obusozi, emiti egy'ebibala n'entolookyo zonna,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
mmwe agasozi n’obusozi, emiti egy’ebibala n’emivule;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ensozi n'obusozi bwonna; Emiti egibala n'emivule gyonna;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mmwe ensozi n'obusozi bwonna, emiti egy'ebibala n'emivule gyonna,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ensozi n'obusozi bwonna; Emiti egibala n'emivule gyonna: