Psalms 149:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yisirayeli asanyukire ayamukola, abantu ba Siyoni bajaganyize mu kabaka waabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Isirayiri asanyukirenga eyamutonda; n’abantu ba Sayuuni bajagulize Kabaka waabwe!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Isiraeri asanyukire oyo eyamukola: Abaana ba Sayuuni bajagulize kabaka waabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yisirayeli sanyuka olw'ebyo Omutonzi wo by'akola. Abantu b'e Siyooni musanyukire Kabaka wammwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Isiraeri asanyukire oyo eyamukola: Abaana ba Sayuuni bajagulize kabaka waabwe.