Psalms 149:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
basibe bakabaka baabwe mu masamba, n'abakungu baabwe empingu ez'ebyuma,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
bateeke bakabaka baago mu njegere, n’abakungu baago babasibe amagulu n’ebyuma,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okusiba bakabaka baabwe n'enjegere, N'abakungu baabwe n'ebisiba eby'ebyuma;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
okusiba bakabaka n'enjegere, abakungu baabwe n'empingu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okusiba bakabaka baabwe n'enjegere, N'abakungu baabwe n'ebisiba eby'ebyuma;