Psalms 16:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olimmanyisa ekkubo ly'obulamu, essanyu erijjuvu ku maaso go, n'okwesiima ku ddyo wo emirembe gyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olindaga ekkubo ery’obulamu; w’oli we wanaabanga essanyu erijjuvu, era mu mukono gwo ogwa ddyo nga mwe muli ebisanyusa emirembe gyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olindaga ekkubo ery'obulamu. Gy'oli waliyo essanyu erijjuvu. Mu mukono gwo ogwa ddyo mwe muli ebisanyusa emirembe n'emirembe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olindaga ekkubo erituusa mu bulamu. Njijula essanyu okubeera w'oli. Mu mukono gwo ogwa ddyo mwe muli ebisanyusa emirembe gyonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Onondaganga ekkubo ery'obulamu: Gy'oli waliwo essanyu erituukirira; Mu mukono gwo ogwa ddyo mwe muli ebisanyusa emirembe n'emirembe.