Psalms 16:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ŋŋamba Omukama nti: “Ggwe Mukama wange; w'otoli, mpaawo kirungi kye mba nakyo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nagamba Mukama nti, “Ggwe Mukama wange, ebirungi byonna bye nnina biva gy’oli.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ŋŋamba Mukama nti, “Ggwe oli Mukama wange, Sirina bulungi bwonna awatali ggwe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ŋŋamba Mukama nti: “Ggwe Mukama wange, sirina kirungi na kimu ggwe w'otoli.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ŋŋambye Mukama nti Ggwe oli Mukama wange: Sirina bulungi bwonna awatali ggwe.