Psalms 17:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bazibiikiriza emitima gyabwe emikakanyavu; n'akamwa kaabwe koogeza lwetumbu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omutima gwabwe mukakanyavu, n’akamwa kaabwe koogera by’amalala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tebalina kisa, N'akamwa kaabwe boogera eby'amalala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tebalina kisa era beewaanawaana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Babikkiddwa amasavu gaabwe: N'akamwa kaabwe boogera eby'amalala.