Psalms 17:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sso nze mu butuukirivu mwe ndirabira amaaso go; bwe ndizuukuka, ndimatira okulaba enfaanana yo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nze ndikulaba n’amaaso mu butuukirivu era ndimatira, bwe ndiraba obwenyi bwo nga nzuukuse.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye nze amaaso go ndigalaba mu butuukirivu, Ndimatira bwe ndizuukuka ne nkulaba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye nze ndikutunulako kubanga sazza musango. Era ndimatira bwe ndizuukuka ne nkulaba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nze amaaso go ndigalaba mu butuukirivu: Ndimatira bwe ndizuukuka n'ekifaananyi kyo.