Psalms 17:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebyo ebintu abantu bye bakola, nze, olw'okubeera ebigambo by'akamwa ko, neewala amakubo g'abakola eby'obukambwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ggwe, gwe nkoowoola, ngoberedde ebigambo by’akamwa ko, ne neewala ebikolwa by’abantu abakambwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sikola ng'abantu bwe bakola, nkwata ebiragiro byo. Neewala amakubo ag'abantu ababi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ng'abangi bwe bakola. Mpulira ebiragiro byo, ne neewala amakubo g'abanyazi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu bikolwa by'abantu, olw'ekigambo eky'emimwa gyo Neekuumanga mu makubo ag'abantu abalina ekyejo