Psalms 18:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yaggula eggulu n'akkirira, ekire ekikutte kiri wansi w'ebigere.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yeebagala kerubi n’abuuka, n’aseeyeeyeza ku biwaawaatiro by’empewo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne yeebagala kerubi n'abuuka: N'agendera mangu ku biwaawaatiro eby'empewo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yeebagala kerubi n'abuuka, n'agendera mangu ku biwaawaatiro by'embuyaga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne yeebagala kerubi n'abuuka: Era n'abuuka mangu ku biwaawaatiro eby'empewo.