Psalms 18:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Omukama yabwatuka mu ggulu; Ali Waggulu Ddala n'ata eddoboozi lye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yalasa obusaale bwe n’asaasaanya abalabe; n’okumyansa okw’eggulu n’abawangula.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'alasa obusaale bwe, abalabe be n'abasaasaanya. N'abagoba n'okumyansa okungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yalasa obusaale bwe, abalabe be n'abasaasaanya, n'abagoba n'okumyansa okungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'alasa obusaale bwe n'abasaasaanya; N'alasa enjota nnyingi n'abeeraliikiriza.