Psalms 18:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Yayima waggulu n'ambaka, n'ansikayo mu mazzi amangi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yamponya abalabe bange ab’amaanyi, abankyawa, abo abaali bansinza amaanyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yamponya eri ommulabe wange ow'amaanyi, N'eri abo abankyawa, kubanga nze, bansinza amaanyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yamponya abalabe bange ab'amaanyi, n'abo abankyawa, abansinza amaanyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yamponya eri mulabe wange ow'amaanyi, N'eri abo abankyawa, kubanga bansinza amaanyi nze.