Psalms 18:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Bannumba ku lunaku olw'obuyinike bwange, naye Omukama ye yali obuyambi bwange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’antwala mu kifo ekigazi n’amponya, kubanga yansanyukira nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yantuusa mu kifo ekigazi, Namponya kubanga yanjagala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yantuusa mu kifo ekigazi, n'amponya kubanga yanjagala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era n'anfulumya mu kifo ekigazi; Yamponya, kubanga yansanyukira.