Psalms 18:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yanzigyayo n'antwala mu kyererezi; yamponya, kubanga anneesiimiramu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama ankoledde ng’obutuukirivu bwange bwe buli, ansasudde ng’ebikolwa byange ebirungi bwe biri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama yampa empeera ng'obutuukirivu bwange bwe bwali; Ng'emikono gyange bwe giri emirungi, bw'ansasudde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama yampa empeera, kubanga nakola ebirungi. Yampa omukisa, kubanga saalina musango,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama yampa empeera ng'obutuukirivu bwange bwe bwali; Ng'emikono gyange bwe giri emirungi, bw'ansasudde.