Psalms 18:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga nakuuma amakubo g'Omukama, saakola bubi kuva ku Katonda wange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ddala ddala amateeka ga Mukama gonna ngagondedde, era ne siva ku biragiro bye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnakwata ebiragiro bye byonna, Era ssaajeemera na mateeka ge.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nakwata ebiragiro bye byonna, saajeemera mateeka ge.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga emisango gye gyonna gyali mu maaso gange, So amateeka ge saagaggyaawo gye ndi.