Psalms 18:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga ebiragiro bye byonna bindi wano mu maaso; saawunjuka ku mateeka ge.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Sisobyanga mu maaso ge era nneekuuma obutayonoona.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Saalina musango mu maaso ge, Nneekuuma ne sikola kibi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era saalina musango mu maaso ge, nneekuuma ne sikola kibi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era nali eyatuukirira gy'ali. Ne nneekuuma mu bubi bwange.