Psalms 18:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu maaso ge saaliko musango; neekuuma nze okukola ekibi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo, Mukama ansasudde ng’obutuukirivu bwange bwe buli, era ng’ebikolwa byange ebirungi bwe biri by’alaba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama kyavudde ansasula, ng'obutuukirivu bwange bwe buli, Kubanga nkola ebirungi mu maaso ge.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama kyavudde ampa empeera, kubanga nkola ebirungi. Ampadde emikisa, kubanga sirina musango mu maaso ge.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama kyavudde ansasula, ng'obutuukirivu bwange bwe buli, Emikono gyange nga bwe giri emirungi mu maaso ge.