Psalms 18:31 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Katonda ono, ekkubo lye temuli bbala. Ekigambo ky'Omukama kitukuze na muliro; Ye ngabo ya bonna abaddukira gy'ali.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale, ani Katonda, wabula Mukama? Era ani Lwazi, wabula Katonda waffe?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ani Katonda, wabula Mukama? Era ani olwazi, wabula Katonda waffe?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama ye Katonda yekka, era Katonda waffe, ye yekka atutaasa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ani Katonda, wabula Mukama? Era ani olwazi, wabula Katonda waffe?