Psalms 18:38 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nawondera abalabe bange ne mbakwata; saakyuka nga sinnabazikiriza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nababetenta ne batasobola na kugolokoka, ne mbalinnyako ebigere byange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mbakuba wansi ne batayinza kuyimukawo, Bagwa wansi w'ebigere byange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mbakuba wansi ne batayinza kuyimukawo, bagwa wansi ne mbalinnyako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ndibafumitira ddala ne batayinza kuyimuka: Baligwa wansi w'ebigere byange.