Psalms 18:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nkoowoola Omukama asaanye okutendebwa, mponyezeddwa abalabe bange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Emiguwa gy’okufa gyanneetooloola; embuyaga ez’okusaanawo zansaanikira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nali nneetooloddwa akabi ak'okufa, Amayengo ag'okunzikiriza ne ganjiikako.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nali neetooloddwa akabi ak'okufa, amayengo ag'okunzikiriza ne ganjiikako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Emigwa egy'okufa gyansiba, N'ebitaba eby'obutatya Katonda byantiisa.