Psalms 18:40 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Wankindikira obuzira nsobole olutalo, abansitukiramu wabafeebeza ku bigere byange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okyusizza abalabe bange ne bankuba amabega ne badduka, ne ndyoka nsanyaawo abo bonna abankyawa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Waleetera abalabe bange okunziruka, Abo abankyawa nnabazikiriza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Waleetera abalabe bange okunziruka, abo abankyawa nabazikiriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era abalabe bange obakyusizza amabega gaabwe gye ndi, Ndyoke nzikirize abankyawa.