Psalms 18:41 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abalabe bange wabakyusa ne banziruka; abankyawa ne mbazikiriza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baalaajana naye tewaali yabawonya; ne bakaabirira Mukama, naye n’atabaddamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Baakoowoola ow'okubayamba nga tewaali abawonya. Baakoowoola Mukama, naye n'atabaddamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baakoowoola ow'okubayamba ne wataba abawonya. Baakoowoola Mukama, naye n'atabaddamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Baakoowoola, naye tewaali mulokozi: Baakoowoola Mukama, naye n'atabaddamu.