Psalms 18:49 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
wamponya abalabe bange. Wangulumiza ku bansitukiramu, wamponya abantu abakambwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo, Ayi Mukama, nnaakutenderezanga mu mawanga, era nnaayimbanga nga ntendereza erinnya lyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kyenaavanga nkwebaza ggwe, ayi Mukama, mu mawanga, Nnaayimbanga okutendereza erinnya lyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyennaavanga nkutenda mu mawanga, nnaayimbanga okukutendereza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kyennaavanga nkwebaza ggwe, ai Mukama, mu mawanga, Naayimbanga okutendereza erinnya lyo.