Psalms 19:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eri omuyimbisa. Zabbuli ya Dawudi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eggulu litegeeza ekitiibwa kya Katonda, ebbanga ne litegeeza emirimu gy’emikono gye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eggulu liraga ekitiibwa kya Katonda, N'ebiri mu bbanga byoleka omulimu gwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eggulu liraga ekitiibwa kya Katonda, n'ebiri mu bbanga byoleka omulimu gwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eggulu lyogera ekitiibwa kya Katonda: N'ebbanga libuulira emirimu gy'emikono gye.