Psalms 19:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bino omuweereza wo bimuyigiriza; okubikwata kya mugaso munene.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ani asobola okulaba ebyonoono bye? Onsonyiwe, Ayi Mukama, ebibi ebinkisiddwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ani ayinza okukebera ebyonoono bye? Nziggyako ebibi bibi ebikisiddwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ani ayinza okumanya ensobi ze? Nnaazaako ebibi ebikisiddwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ani ayinza okukebera ebyonoono bye? Onnongoose mu bibi ebikisibwa.