Psalms 19:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuweereza wo mutangire aleme kugwa mu kwekuza; kuleme kunfuga. Olwo ndiba siriiko kisobyo, ga siriiko musango munene.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nsaba ebigambo by’omu kamwa kange, n’okulowooza okw’omu mutima gwange, bisiimibwe mu maaso go, Ayi Mukama, Olwazi lwange, era Omununuzi wange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebigambo eby'omu kamwa kange n'okulowooza okw'omu mutima gwange bisiimibwe mu maaso go, Ayi Mukama, olwazi lwange, era omununuzi wange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Siima ebigambo byange n'ebirowoozo byange ayi Mukama ekiddukiro kyange, era omununuzi wange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebigambo eby'omu kamwa kange n'okulowooza okw'omu mutima gwange bisiimibwe mu maaso go, Ai Mukama, olwazi lwange, era omununuzi wange.