Psalms 19:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyokka eddoboozi lyabyo lituuka mu nsi yonna, n'ebigambo byabyo ku nkingi z'ensi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Evaayo ng’awasa omugole bw’ava mu nju ye, era ng’omuddusi asinga bonna bw’ajjula essanyu ng’agenda mu mpaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eri ng'awasa omugole ng'ava mu nju ye, Era esanyuka ng'ow'amaanyi Nga etandiika olugendo lwayo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
eri ng'awasa omugole, bw'ava mu nnyumba ye ng'asanyuka, era ng'eri ng'omusajja ow'amaanyi, n'etandika olugendo lwayo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eri ng'awasa omugole ng'ava mu nju ye, Era esanyuka ng'ow'amaanyi okuyita mu lugendo lwayo.