Psalms 19:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Etteeka ly'Omukama ttuufu, lizzaamu omwoyo amaanyi; enjigiriza y'Omukama yeesigika, eyigiriza abatene amagezi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okuyigiriza kwa Mukama kutuufu, kusanyusa omutima gw’oyo akugondera. Ebiragiro bya Mukama bimulisiza amaaso, bye galaba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okuyigiriza kwa Mukama kwa butuukirivu, okusanyusa omutima. Ekiragiro kya Mukama kitukuvu, kireeta okutegeera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okuyigiriza kwa Mukama kutuufu, kusanyusa omutima. Ekiragiro kya Mukama kitukuvu, kitangaaza amaaso.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okuyigiriza kwa Mukama kwabutuukirivu, okusanyusa omutima: Ekiragiro kya Mukama kirongoofu, ekyakira amaaso.