Psalms 2:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Muweereze Omukama n'okutya; mweyale ku bigere bye nga mukankana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Muweereze Mukama nga mumutya, era musanyuke n’okukankana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Muweereze Mukama n'okutya, N'okukankana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Muweereze Mukama nga mutya. Mumusseemu ekitiibwa nga mukankana,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Muweereze Mukama n'okutya, Era musanyuke n'okukankana.