Psalms 2:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Ntaddewo kabaka wange ku Siyoni, olusozi lwange olutukuvu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’abagamba nti, “Ddala ddala nateekawo kabaka owange ku lusozi lwange Sayuuni olutukuvu.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Nnateeka kabaka wange Ku lusozi lwange olutukuvu, Sayuuni.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Ku lusozi lwange olutukuvu Siyooni, nateekako kabaka.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye naateeka kabaka wange Ku lusozi lwange olutukuvu Sayuuni.