Psalms 2:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nzija kumanyisa ekirangiriro ky'Omukama: Yaŋŋamba nti: “Ggwe oli Mwana wange, olwa leero nkuzadde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nzija kulangirira ekiragiro kya Mukama: kubanga yaŋŋamba nti, “Ggwe oli Mwana wange, olwa leero nfuuse kitaawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nja kulangirira ekiragiro kya Mukama, Mukama yaŋŋamba nti, “Ggwe oli mwana wange, Olwa leero nkuzadde.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Nja kulangirira ekiragiro kya Mukama. Mukama yagamba nti: ‘Oli mwana wange, olwaleero nkuzadde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekiragiro ndikibuulira: Mukama yaŋŋamba nti Ggwe oli mwana wange; Leero nkuzadde.