Psalms 2:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olibabetenta ne ddamula ow'ekyuma; n'obaasaayasa ng'ekibya ky'omubumbi.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olibafugisa omuggo ogw’ekyuma, era olibabetenta ng’entamu y’omubumbi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olibimenya n'omuggo ogw'ekyuma; Olibyasayasa ng'entamu ey'omubumbi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olibimenya n'omuggo ogw'ekikomo, olibyasaayasa ng'entamu y'omubumbi.’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olibimenya n'omuggo ogw'ekyuma; Olibyasayasa ng'entamu ey'omubumbi.