Psalms 20:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eri omuyimbisa. Zabbuli ya Dawudi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama akwanukulenga ng’oli mu buzibu. Erinnya lya Katonda wa Yakobo likukuumenga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama addemu okusaba kwo ku lunaku olw'obuyinike. Katonda wa Yakobo akukuume,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama akuwe by'omusaba ng'oli mu buzibu. Katonda wa Yakobo akutaase.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama akuddemu ku lunaku olw'okunakuwala; Erinnya lya Katonda wa Yakobo likugulumizenga waggulu;