Psalms 20:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama akwanukule mu budde obw'obuyinike; erinnya lya Katonda wa Yakobo likutaase.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Akuweerezenga obuyambi obuva mu kifo kye ekitukuvu; akudduukirirenga okuva ku lusozi Sayuuni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Akuyambe ng'asinziira mu kifo ekitukuvu, Akubeere ng'asinziira mu Sayuuni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Akuyambe ng'asinziira mu kifo ekitukuvu, akubeere ng'asinziira mu Siyooni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Akuweerezenga okubeerwa mu kifo ekitukuvu, Akuwenga amaanyi agava mu Sayuuni;