Psalms 20:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akusindikire obuyambi obuva mu Kifo Ekitukuvu, akuwanirire ng'ayima mu Siyoni.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ajjukirenga ssaddaaka zo zonna z’omuwa, era asiimenga ebiweebwayo byo ebyokebwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ajjukire bye wawaayo byonna, Akkirizenga ssaddaaka yo enjokye;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ajjukire bye wawaayo byonna, akkirize ebitambiro byo ebyokye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ajjukirenga bye wawaayo byonna, Akkirizenga ssaddaaka yo enjokye; (Seera)