Psalms 20:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bali baneguse ne bagwa, naye ffe tusituse ne tuyimiriza maanyi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Mukama, lokola kabaka, otwanukule bwe tukukoowoola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wa kabaka okuwangula. Ayi Mukama otuddemu bwe tukoowoola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, wa kabaka okuwangula. Otwanukule bwe tukoowoola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Lokola, Mukama: Kabaka atuddemu bwe tukoowoola.