Psalms 21:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ezzadde lyabwe olirizikiriza ku nsi; olulyo lwabwe n'olumalawo mu baana b'abantu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Newaakubadde nga bakusalira enkwe, ne bateekateeka ebikolwa ebibi, kyokka tewali kye basobola kutuukiriza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bwe baliteesa okumukolako akabi, Ne bwe balisala enkwe, tebalisobola,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bwe baliteesa okumukolako akabi, ne bwe balisala enkwe, tebalisobola,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga baakuteeseza obubi: Baasala olukwe, lwe bataayinza kukola.