Psalms 21:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bwe bateesa okukola ekibi, ne bakola enkwe, tebalisobola,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Balikyuka ne bakudduka bwe baliraba ng’obaleezeemu omutego gwo ogw’obusaale.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga olibafummuula, Olibaleegamu obusaale mu maaso, Ne bakyuka ne badduka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga alibaleegamu obusaale mu maaso, ne bakyuka ne badduka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga olibazza ennyuma, Oliteekateeka engoye zo ez'omutego ku maaso gaabwe.