Psalms 21:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kubanga olibafuumuula emisinde, bw'olibaleegamu omusaale gwo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ogulumizibwenga, Ayi Mukama, mu maanyi go. Tunaayimbanga nga tutendereza obuyinza bwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ogulumizibwenga, ayi Mukama, olw'amaanyi go, Tunaayimbanga ne tutendereza obuyinza bwo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, ogulumizibwenga olw'amaanyi go, tunaayimbanga ne tutendereza obuyinza bwo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ogulumizibwenga, ai Mukama, mu maanyi go: Tulyoke tuyimbenga tutenderezenga obuyinza bwo.